Indirimbo ya 348 mu CATHOLIC LUGANDA
348. MMWE ABANTU ABATEEFU
Ekidd: | |
: Mmwe abantu abateefu, Mmwe Bamalayika Mutende Yozefu Kitaffe omwesigwa. | |
1. | 1. Mu ggulu Katonda Yakwatirwa ekisa Ku nsi n‟akulonda N‟akugulumiza. |
2. | 2. Erodde bwe yatta Abaana abato Ggwe Yozefu wataasa Nnyina n‟Akaana ke. |
By: M.H. |