Indirimbo ya 351 mu CATHOLIC LUGANDA
351. YOZEFU OMUKUUMI
1. | 1. Ggwe omukuumi omutukuvu Owa Yezu Katonda waffe Okuumenga ffe abaana bo Tusobole okujja gy‟oli. |
2. | 2. Ggwe omukuumi wa Maria Onyweze mu myoyo gyaffe Empisa ey‟obutukuvu Ereme okufaafaagana. |
By: W.F. |