Indirimbo ya 363 mu CATHOLIC LUGANDA
363. TEREZA, TUKUTENDA
Ekidd: | |
: Tereza tukutenda nga tussizza kimu Mu byonna bye waweebwa ku nsi ne mu ggulu. | |
1. | 1. Yezu ye yakwerondera, Obe mugole we; Naawe n‟omweweera ddala Nga weesiimye naye. |
2. | 2. Wasuubiza ng‟oli ku nsi Okutujunanga; Leero nno mu buli kabi Oyamba akweyuna. |
3. | 5. Ka twebaze Patri nnyini Wamu ne Mwana we, Ne mwoyo Omusaasizi, Bonna batendebwe. |
By: M.H. |