Indirimbo ya 365 mu CATHOLIC LUGANDA
365. ULRIKA TUSABIRE
Ekidd: | |
: Ulrika Nnyaffe tusabire tuli baana bo Tusabire eri Yezu atuddiremu. | |
1. | 1. Ababonaabona obayambanga, n‟abanaku n‟okumaakuma. |
2. | 2. Mu bijja gawanye otuyambanga, n‟otusabira tubeere bagumu. |
3. | 3. Ffe tuli babo abakwewadde, totusuula otuyambanga. |
4. | 4. Mu kusoberwa ng‟otukwatirako ne mu bulwadde n‟otukumaakuma. |
5. | 5. Mu mikono gyo ffe mwe tutadde ebituluma n‟ebitulema. |
By: Fr. Expedito Magembe |