Indirimbo ya 380 mu CATHOLIC LUGANDA
380. NZE NNAKUMANYA DDA
1. | (Fr. Expedito Magembe) Ekidd.: Nze nnakumanya dda, nze ne nkuganza nze ne nkulonda, Aaaaaa nze ne nkutukuza; Nga tonnabaawo nze ne nkuganza nze ne nkulonda, Aaaaaa obeere mutume. Obeere mutume, obe mulanzi, obeere mutume obe mulanzi, Obeere mutume obe mulanzi, obeere mutume obe mulanzi ddala. Oba (Obeere musaserdooti ddala) |
2. | 1. Genda eri gye nkutuma – Genda nze nkutumye: Nange nnaakuyamba buli wantu. |
3. | 2. Genda olangirire bye nkutuma – Genda nze nkutumye Nange nnaakuyamba buli wantu. |
4. | 3. Nga ndi musiru nze nga ndi muto! Nga ndi munaku nze nga ndi munafu. Kati nkutadde ebigambo byange mu kamwa ko genda nnaakuyambanga; Kati nkutadde ebigambo byange mu kamwa ko genda nnaakuyamba. |
By: |