Indirimbo ya 387 mu CATHOLIC LUGANDA
387. ABABATIZE
Ekidd: | |
: Ababatize mujje tujaguze Ababatize mujje tuyimbe Twazaalwa mu Batismu Ne tuyingira mu kika, Twazaalwa mu Batismu Ne tufuuka baana ba Katonda. | |
1. | 1. Twesiimye ffe abaana ba boowo, Olwa Batismu oyo atutukuzza, Olwa Batismu oyo ne tuzaalibwa, Tuli ba kika mu Katonda Omu. |
2. | 2. Ku lwa Batismu ffe atugamba Mmwe baana bange abeebonanye Mmwe baana bange mbatukuzza Mubeere bange emirembe. |
3. | 5. Tumaze Kitaffe okutukuzibwa Mu Eklezia ono ow‟oku nsi Tulina okwaza obwakabaka bwo Tuwera okutuusa by‟oyigiriza. |
By: Ben Jjuuko |