Indirimbo ya 401 mu CATHOLIC LUGANDA
401. BABAKUUME MU BUFUMBO
1. | BWAMMWE (George Sebutinde) Ekidd.: Babakuume mu bufumbo bwammwe S + A:- Babakuume mu bufumbo bwammwe Yozefu, Maria awamu ne Yezu Babakuume mu bufumbo bwammwe Leero babayambe mu bulamu bwammwe Babakuume mu bufumbo bwammwe. |
2. | 1. Yezu, Maria tubabakwasizza – Babakuume mu bufumbo bwammwe. Muyambe abafumbo be tubakwasizza – ,, ,, |
3. | 2. Patri, Mwana, Mwoyo Mutuukirivu – ,, ,, Muyambe abafumbo be tubakwasizza – ,, ,, |
By: |