Indirimbo ya 405 mu CATHOLIC LUGANDA
405. KATONDA OYO OWA YIBRAIMU
1. | JJAJJAFFE (Fr. James Kabuye) 1. Katonda oyo owa Yibraimu jjajjaffe Mwembi abagatte wamu |
2. | 2. Katonda oyo eyakola obufumbo ,,,, |
3. | 3. Katonda oyo ayagala obutuufu ,,, |
4. | 4. Mmwe abalangasa ,,,, Mmwe abavubuka ,,,, Ng‟abasaasira ,,,, |
5. | 5. Gye munaalaganga yonna abeere nammwe Mmwe ababadde abalangasa n‟abasaasira |
6. | 6. Mu buvubuka obwo, yonna abeere nammwe ,, ,, |
7. | 7. Nga muli balwadde, yonna abeere nammwe ,, ,, |
8. | 8. Nga muli bulungi, yonna abeere nammwe ,, ,, |
9. | 9. Mu bizibu ebingi, yonna abeere nammwe ,, ,, |
10. | 10.Mmwe nga mumutenda, yonna abeere nammwe ,, ,, Ekitiibwa kibe kya Patri n‟ekya Mwana ne Mwoyo.Bonna kibaweebwe Nga bwe kyaliwo olubereberye na kaakano na bulijjo Emirembe n‟emirembe gyonna. Amiina …… BONNA KIBAWEEBWE. |
By: |