Indirimbo ya 412 mu CATHOLIC LUGANDA
412. NYWEZA OBUFUMBO BWAFFE
1. | (Fr. Vincent Bakkabulindi) Nyweza obufumbo bwaffe Mukama omuzirakisa. Tobwabuliranga Mukama omuzirakisa. Tuwe emikisa gyo Mukama omuzirakisa. Twagalane bulungi Mukama omuzirakisa. Mu maaso go tulagaana Mukama tuwerekere Okubeeragana Mukama tuwerekere Ffembi tusse kimu Mukama tuwerekere Nga tugumira n‟ebizibu Mukama tuwerekere Tuleme kwawukana Mukama tuwerekere Mukama tukwekwasizza Mukama tuwerekere. Tutti: //Ggwe nno omubeezi wange kwako empeta eno Kw‟onootegeereranga nti nno nkwagala.// |
By: |