Indirimbo ya 415 mu CATHOLIC LUGANDA
415. OBUFUMBO OBUTUUFU
1. | 1. Obufumbo obutuufu Katonda yabuleeta; Anti buba bw‟omu n‟omu Ne butagattululwa. Ekidd.: Ayi Yozefu, tukutenda. Kuba ggwe bba Maria Abaana bo abafumbo Obateereko omwoyo. |
2. | 4. Abafumbo abeesigwa Nga beewaayo bulala Okukuza abaana baabwe Yozefu obayambe. |
By: W.F. |