Indirimbo ya 449 mu CATHOLIC LUGANDA
449. AYI MUKAMA ATAGGWAAWO
1. | 1. Ayi Mukama ataggwaawo! Amaaso go ag‟ekisa, Gateeke ku mugole wo, Eklezia Nnyaffe ddala. Ekidd.: Omukuume, Omukuume Paapa waffe Omukuume. |
2. | 2. Ayi Mukama ataggwaawo! Kitaffe oyo gwe wassaawo! Muwe amaanyi mu mwoyo, Awangule abalabe be. |
By: W.F. |