Indirimbo ya 462 mu CATHOLIC LUGANDA
462. FUBA, FUBA, EGGULU YE
1. | MPEERA (W.F.) Ekidd.: Fuba, fuba, eggulu ye mpeera Fuba, fuba, eggulu ye mpeera. |
2. | 1. Eggulu ye mpeera Kigambo kya kitiibwa Noonya mu ssanyu lyonna Lino lye lisinga. |
3. | 2. Eggulu ye mpeera Mu nnaku zo, omukristu Toterebuka nywera Ng‟osuubira eggulu. |
4. | 3. Eggulu ye mpeera Emikwano gy‟oku nsi Gyonna giriba gya ki Yezu bw‟omufiirwa. |
By: |