Indirimbo ya 470 mu CATHOLIC LUGANDA
470. NZE KUZUUKIRA NZE BULAMU
1. | (Ben Jjuuko) Ekidd.: Nze kuzuukira, nze bulamu, Angoberera ne bw’alifa aliba mulamu Nze kuzuukira nze bulamu Angoberera ne bw’alifa aliba mulamu. |
2. | 1. Mmwe munywere, mmwe mugume Mmwe munywere, kubanga anzikiriza mmuzuukiza. Mmusuubiza alibeeranga mu ssanyu. |
3. | 2. Ba mukisa abo mu kuzuukira be ndisanga nga batunula; Nange ndibawa empeera ey‟obuwanguzi. |
4. | 3. Mmwe muyimbe mwenna Mmwe muyimbe essuubi ery‟okuzuukira. Alleluia, alleluia – alleluia. x2 |
By: |