Indirimbo ya 495 mu CATHOLIC LUGANDA
495. MU LINNYA LYA TAATA
1. | (Joseph Kyagambiddwa) 1. Mu linnya lya Taata n‟erya Mwana Ne Mwoyo Mutuukirivu: “Mugende musomese amawanga gonna, amawanga gonna. x2 |
2. | 2. “Nga mubatiza abantu nga balokoka abantu nga balokoka. x2 “Mubuulire abatonde Evanjili eno ey‟eddembe, Evanjili eno ey‟eddembe. x2 |
3. | 3. “Nngenda nsibula nze okudda gye nnava „Nngenda, edda mulindaba ewa Ssebo! x2 “Mwoyo abagumyenga, abajjukizenga, Muyagalanenga, mutabaganenga. x2 |
By: |