Indirimbo ya 497 mu CATHOLIC LUGANDA
497. MUYIMBE MMWE AMAWANGA
1. | 1. Muyimbe mmwe amawanga, Mutende lutata Mu nngoma ne mu nnanga Paapa n‟Eklezia. Ekidd.: Paapa wangula, Nyweza Eklezia Tusenga enngoma yo Etajja kuggwaawo. x2 |
2. | 2. Mu lubu lw‟abasaale, Ggwe mukulembeze; Ggwe ojeemula lubaale Wamu n‟abaddu be. |
By: M.H. |