Indirimbo ya 498 mu CATHOLIC LUGANDA
498. MWAGALANENGA NGA BWE
1. | NNABAAGALA (Fr. Expedito Magembe) Ekidd.:Mwagalanenga nga nze bwe nnabaagala Mwagalane nga nze bwe nnabaagala. |
2. | 1. Ekiragiro ekiggya kye mbawa nze mwagalanenga mwenna. |
3. | 2. Tiwali ayagala nga oyo awaayo obulamu bwe okubeera munne. |
4. | 3. Muliba mikwano gyange, bwe mukwata bye mbalagira byonna. |
5. | 4. Sikyabayita baddu mbayita mikwano gyange, munywerere mu kwagala. 5. Bye nnawulira eri Kitange nnabibamanyisa byonna. 6. Munywerere ku mukwano gwange, musigale nga mbaagala. |
By: |