Indirimbo ya 504 mu CATHOLIC LUGANDA
504. TULI BABO GGWE OMUSIKA
Ekidd: | |
: Ffe abaana bo tukwagala, Tukwesiga wonna wonna. | |
1. | 1. Tuli babo, Ggwe Omusika 3. Ng‟olangirira ku ntebe yo. Wa Petero, Paapa omwagalwa; Amazima agataggwaawo, Eklezia lye lyato lyo; Towubisa tiwerimba, Mw‟ogobera abakristu bo, Eklezia tawunjuka. |
2. | 2. E Roma ku butaka bwo 4. Entalo bwe zitaagula Gy‟olundira eggana lyo; Ensi n‟abantu n‟ebika; Ggw‟oli Musumba ow‟ekisa, Ggwe Paapa ggwe obasaasira Eyeewaayo ku lw‟endiga. N‟owembejja abanyoleddwa. |
3. | 5. Bbugwe gw‟okuuma n‟ababo Tosobolwa, taweebwayo; Lwe lwazi olw‟olubeerera; Eklezia tawanguka. |
By: M.H. |