Indirimbo ya 510 mu CATHOLIC LUGANDA
510. YEZU YABATUMA
1. | 1. Yezu yabatuma nti: Mugende 3. Ku lw‟okwagala Yezu mwawaayo Musaasaanyenga eddiini wonna, Obulamu bwammwe mu bujulizi, Era muyigirizenga abantu Okutaasa eddiini mu nsi yaffe Essanyu ery‟okukkiriza. Mubeere ng‟ekyokulabirako. Ekidd.: Abatume Abatuukirivu, Eddiini enywere mu nsi muno. Abatume Abatuukirivu, Eddiini enywere mu nsi muno. |
2. | 2. Okubunya eddiini mu nsi zonna 4. Tubatenda babeezi ba Yezu, Timwatyanga nnaku na bulemu Mmwe empagi z‟Eklezia yonna, Naffe okugikuuma mu mitima Tubasaba tugobe sitaani Titutya bitukaluubirira. Tumwegaane n‟emitego gye. |
By: W.F. |