Indirimbo ya 123 mu CATHOLIC LUGANDA
123. NZE MUSUMBA
Ekidd: | |
: Nze Musumba, Nze Musumba, Nze Musumba omulungi abaagala, Nze Musumba x2 | |
1. | 1. (a) Nze nzimanyi: nze Musumba; Endiga zange; nze Musumba Nazo zimmanyi nze; nze Musumba omulungi abaagala nze Musumba. |
2. | (b) Nze nziyita; nze Musumba; Endiga zange nze Musumba Nazo zimmanyi nze; nze Musumba ……… |
3. | (c) Okuziyamba; nze Musumba Lye ssanyu lyange; nze Musumba Zonna ne nzikuuma; nze Musumba ………… |
4. | (d) Okubulwa emu; nze Musumba Kwe kunyolwa ennyo; nze Musumba zonna nzagala nze; nze Musumba ……………. |
5. | II. Mpaayo obulamu bwange okubeera abantu Nzuuno kale, bonna mbagala. x2 (a) Ssirundira mpeera bantu bange. Tukwaniriza Ggwe Musumba Kristu ow‟obuyinza tukulembere. |
6. | (b) Ssirundira mpeera mujje mwenna ,, Sibasosola abajja mujje mwenna ,, Sibalirira mpaayo obulamu bwange ,, N‟obwesige nnunda buli ajja yenna ,, Siyabulira n‟omu ampita nze ,, Nnabalokola sijja kubasuula ,, Ndibatumira n‟ajja Mwoyo wange ,, Mulyebaza wamma mu ssanyu eyo ,, |
By: Fr. James Kabuye |