Indirimbo ya 167 mu CATHOLIC LUGANDA
167. AMALOBOOZI AMANYUVU
1. | AGA BAMALAYIKA(Fr. Vincent Bakkabulindi) Bass: A…..Alleluia, Alleluia, Amazima tuyimbe ffenna nti Alleluia ,, ,, ,, ,, Amaloboozi amanyuvu aga Bamalayika ge tuwulira gatugamba ki? ,, Amazima Amazima Alleluia ,, ,, ,, ,, ,, ,, ,, ,, ,, (A) NTI Omulokozi Azaaliddwa Olwaleero! AL…..LELUIA x2 Nti Omulokozi azaaliddwa Olwaleero Ensi eno gwe yalindirira edda azaaliddwa Omwana YEZU wuuno abange azaaliddwa. |
2. | (B) Ekiri mu ggulu kya ttendo Ky‟ekyo Ddala Omutonzi atiibwa ,, Ensi eri bulala lwa Mwana ,, Yee, Katonda mulungi ,, Singa mmugoberera nga ntuuse ,, Yee, olwo nga ndokose ,, Nga Kitaffe mulungi Okusindika Omwana anaatuyamba mu ntalo zaffe okulwanyisa amaanyi Nga Kitaffe mulungi: Okusindika YEZU KATONDA n‟asula mu ffe sso nga tuli boonoonyi Oh. Yezu Omwana: x2 Omununuzi Ggwe azze twesibye nnyini okukusenga ffe tuli babo ffenna. (A) Alleluia – Alleluia x2 Tuli mu kwesunga Obwakabaka bwo Tuli mu kwesunga. Ka tunyiikire Alleluia x2 Tuli mu kwesunga Obwakabaka bwo Tuli mu kwesunga. Alleluia – Alleluia x2 Tuli mu kwesunga Obwakabaka bwo Tuli mu kwesunga. Ka tunyiikire Alleluia x2 Tuli mu kwesunga Obwakabaka bwo Tuli mu kwesunga Obwakabaka bwo Tuli mu kwesunga |
By: |