Indirimbo ya 225 mu CATHOLIC LUGANDA
225. OBUDDE BWE BWASAASAANA
1. | 1. Obudde bwe bwasaasaana Ensi yali ng‟ekankana; Eyafa edda n‟azuukira Olumbe n‟aluwangula. Ekidd.: Alleluia alleluia Tusanyuke azuukidde Mu matulutulu. |
2. | 2. Malayika n‟awanuka, Ng‟atukula ng‟omuzira, N‟atoola ejjinja eddene nnyo Ku ntaana n‟alituulako |
3. | 5. Awo Yezu n‟agamba nti; Maria, nze Mulokozi! Maria n‟amukyukira Nti: “Ayi Rabboni omwagalwa! |
By: M.H. |