Indirimbo ya 231 mu CATHOLIC LUGANDA
231. YEZU AZUUKIDDE
1. | 1. Yezu azuukidde 3. Nnyaffe omwagalwa Eklezia ejjudde essanyu Jjo wali mu kunyolwa Yezu atununudde, Olw‟Omwana okufa Tujjule ffenna essanyu: Yezu leero azuukidde Awangudde olumbe Ku mubiri gwonna Leero mu kitiibwa Mpaawo kinuubule Naffe ffenna tulizuukira. Yenna yenna atangalijja. |
2. | 2. Yoanna ne Petro 4. Eddiini tuginyweze Okutuuka ku ntaana Yezu okwezuukiza Baalaba ngoye nsa Kitegeereza ddala Yazu nga yagenze dda Nga ye nnannyini byonna Awangudde olumbe Ffe abamukkiriza Takyali mu bafu Aliremera wa Ye Kabaka nnannyini byonna. Okutuzuukiza. |
3. | 5. Sitaani tuveeko Yezu ye Luwangula Akutte omunyago Ffe ffenna tuli babe Yekka ye Kabaka Owannamaddala Emitima tugimuwadde. |
By: W.F. |