Indirimbo ya 243 mu CATHOLIC LUGANDA
243. MUKAMA BEERA NANGE
1. | (Fr. Expedito Magembe) MUKAMA BEERA NANGE, MUKAMA NNYAMBA YEZU GGWE OMUSUMBA |
2. | 1. Kristu nkulembera, Kristu onve emabega, onneetooloole. |
3. | 2. Beera munda muli, omwange nga onnyweza, nze nkwewadde. |
4. | 3. Nange buli we ndaga Kristu sikwegaane, nze nkwekutte. |
5. | 4. Omukwano gwe tulina, Yezu nja gukuuma, nga naawe onnyamba. |
By: |