Indirimbo ya 248 mu CATHOLIC LUGANDA

248. TULI BATUME


1.a) Tuli batume Kristu b‟atumye ………. (Ekidd.: II) Yee Ssebo
Tugende mirembe ………. Tuli batume Kristu b‟atumye
2.b) Tuli batume Kristu b‟amanyi …… Yee Ssebo,
Tugende mirembe ………. Tuli batume Kristu b‟atumye.
3.c) Tuli batume naffe twemanyi ………. Yee Ssebo,
Tugende mirembe ………. Tuli batume Kristu b‟atumye
4.d) Tuli bayite Ddunda b‟agaba ………. Yee Ssebo,
Tugende mirembe ………. Tuli batume Kristu b‟atumye
5.e) Tuli batume twenyumiriza ……… Yee Ssebo,
Tugende mirembe ………. Tuli batume Kristu b‟atumye
6.a) Mu nsi eno mmwe bajulizi, mugisomese amazima ………..
Ha!! …. Tuli batume ……
7.b) Mu nsi eno nze mbasindise, tebababuza amazima ……
Ha … Tuli batume …….
8.c) Mwekkaanye nze mbasindise, tebababuza amazima ……
Ha … Tuli batume …….
9.d) Mwerinde ensi eno by‟ekola, mugimulise amazima ….
Ha … Tuli batume …….
10.e) Gye munaalaga Kristu abeereyo, mmwe Kristu …..
Ha … Tuli batume …….
11.f) Gye munaalaga Kristu awondera, mmwe Kristu ….
Ha … Tuli batume …….
12.Gye munaalaga Kristu ng‟agoba mmwe Kristu ….
Ha … Tuli batume …….
13.a) Kristu b‟ayise ffe … TULI BATUME,
ffenna….. Tuli batume, tuli batume.
14.b) Kristu b‟amanyi ffe … TULI BATUME,
ffenna….. Tuli batume, tuli batume.
15.c) Kristu b‟anunudde … TULI BATUME,
ffenna….. Tuli batume, tuli batume
16.d) Naffe twesise ffe …. TULI BATUME,
ffenna….. Tuli batume, tuli batume
17.e) Nange nsenze Yezu …. TULI BATUME,
leero….. Tuli batume, tuli batume
18.f) Nngenze gy‟antumye nze …. TULI BATUME,
leero….. Tuli batume, tuli batume
19.g) Ntuuse gw‟oyise Ggwe …. TULI BATUME,
leero….. Tuli batume, tuli batume
h) Genda obe mutuufu TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
20.i) Twala gw‟ofunye oyo TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
21.j) Kristu tomusuula TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
22.k) Kristu anaakutuusa TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
23.l) Kristu anaakubeera TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
24.m) Genda anaakutaasa TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
25.n) Genda n‟Omuyinza TULI BATUME,
yonna….. Tuli batume, tuli batume
26.o) Naawe alikutuusa TULI BATUME,
eka….. Tuli batume, tuli batume
27.p) N‟oba ewa Kitaffe TULI BATUME,
eka….. Tuli batume, tuli batume.
By: Fr. James Kabuye



Uri kuririmba: Indirimbo ya 248 mu Catholic luganda