Indirimbo ya 266 mu CATHOLIC LUGANDA
266. YEZU KRISTU, WANGULA
Ekidd: | |
: Kristu, fuga eggwanga lyaffe, Wangaala Kabaka waffe Kristu, fuga eggwanga lyaffe, Wangaala Kabaka waffe. | |
1. | 1 Yezu Kristu wangula 3. Era obwakabaka bwo, Amawanga n‟ebika, Bubunenga bulijjo, Tweweeyo n‟obwesige Mu nsi yaffe ne wonna Ggwe wekka tulamule! Awasangwa abazira. |
2. | 2. Ayi Kabaka ow‟ekisa, 4. Ka tukwate ebendera Tukusingira amaka; Eya Kabaka omwagalwa; Era ebyaffe bye bibyo, Tugiwanguze ffenna, Mpaawo kisigalawo. Kristu atukulembera. |
By: M.H. |