Indirimbo ya 271 mu CATHOLIC LUGANDA

271. KATONDA ASSE KU ALTARI YE


1.1. Katonda asse ku Altari Ye 3. Tukkiriza nti weekweka
N‟enneema ze; Mu Ostia;
Tuvunname tulamuse Tiwagaana kusigala
Eyetambidde. Mu Eklezia.
Ekidd:
: Ave Yezu
Ggwe bulamu bw’Abakristu;
Tunyweze n’obulamu bwo ffe abaana bo.
2.2. Ku mbaga yo n‟osembeza 4. Ojjanjaba n‟osanyula
Omukopi wo; Abakufuna;
N‟oliisa n‟omubiri gwo N‟owummuza mu ddembe essa
Omusenze wo. Abakweyamba.
By: M.H.



Uri kuririmba: Indirimbo ya 271 mu Catholic luganda