Indirimbo ya 286 mu CATHOLIC LUGANDA
286. YEZU, YEZU OMUTEEFU DDALA
Ekidd: | |
: Yezu Yezu omuteefu ddala. | |
1. | 1. Kye nkusaba, kwe kumanya Omutima gwo. |
2. | 2. Singa nange njagala nnyo Omutima gwo. |
3. | 3. Twala ogwange, ngukuwadde, gwe Mutima gwo. |
4. | 4. Nneegomba nnyo okufaanana ng’Omutima gwo. |
5. | 5. Tuwanyise emitima, mpa Omutima gwo. |
By: W.F |