Indirimbo ya 314 mu CATHOLIC LUGANDA
314. ERINNYA ETTUKUVU ERYA MARIA
1. | 1. Erinnya lyo, Mmange Maria Lye njagala leero okutenda. Ekidd.: Ave, Ave, Ave Maria. |
2. | 2. Erinnya lyo tirisingika Lya Yezu lyokka lye likira. |
3. | 3. Erinnya lyo lisinga n’eggye Eryetegekedde omulabe. |
4. | 4. Amasitaani galitya nnyo, Ligakanga ne ligazzaayo. |
5. | 9. Erya Yezu n’erya Maria Ge njagala okusinga gonna. |
By: W.F |