Indirimbo ya 442 mu CATHOLIC LUGANDA
442. SITAANI NG’EMPIIGA EMUYINZE
1. | 1. Sitaani ng‟empiiga emuyinze N‟eddiini ya Yezu ng‟esinze: N‟akwasa Mawanda ku kkooba, Wamma ggwe Buganda n‟ewooba. |
Ekidd: | |
: Mu magezi Katonda Aswaza ab’amaanyi; Abanafu b’alonda B’afuula abalwanyi. | |
2. | 2. Tutende Yozefu omusaale, N‟eggye lye eriswaza lubaale. Lizze e Namugongo liyimba, Ku lyo kwe tubanga tusimba. |
By: M.H. |