Indirimbo ya 6 mu CATHOLIC LUGANDA
6. KATONDA EYATUTONDA
1. | Katonda eyatutonda Yee Mujje mmwe tumusinze Katonda eyatutonda atenderezebwe Ffe ggwanga lya Katonda Mujje mmwe tumutende Tusimbe ennyiriri Tuyimbe n‟okuyimba N‟ebivuga ebirungi N‟okubiibya tubiibye |
2. | Mujje mu maaso ge mmwe Omukama omulungi Mwenna mukimanye mmwe Tusanyuke n‟emirembe |
3. | Mujje mmwe tumutende Tumutendereze Ddunda Tumutendereze Ddunda Emirembe n‟emirembe |
By: Fr. Expedito Magembe |